Show Bookstore Categories

Omusajja Omuganda

ByRev. Fr. Ben Lutaya Nsibambi AJ.

Usually printed in 3 - 5 business days
Ekitabo kino kiggya kukuyamba okumanya obuwangwa obulombolombo n'ennono z'omusajja Omuganda. Manya obuvunaanyizibwa bwo mu maka, obugunjufu, okweyimirizaawo, okwewummuzzaamu, eri abaana bo, eri Ekika kyo, eggwanga lyo ne Buganda. Omusajja Omuganda ky'ekitabo ekijjudde amagezi ag'enkizo mu maka ne mu bulamu obwa bulijjo, buli Muganda oba eyawasa/yafumbirwa mu Buganda; n'oyo anoonya okumanya ebya Buganda; ge yeetaaga okuba nago mu nnyumba ye. Ekitabo kino kikuwa ebyo by'olina okukozesa okusomesa n'okubuulirira abaana. This book will help you to learn about the norms and traditions of the Ganda Gentleman. Learn your responsibilities in a family, education, development and leisure activities within a family, Clan and nation Buganda. Every Muganda, or those who married Baganda, and those seeking to understand their way of life should have a copy of this book in their home. It will equip you with tools for educating and grooming your children. This book is written in the Luganda Language.

Details

Publication Date
Jun 10, 2019
Language
English
ISBN
9780244192075
Category
Education & Language
Copyright
All Rights Reserved - Standard Copyright License
Contributors
By (author): Rev. Fr. Ben Lutaya Nsibambi AJ.

Specifications

Pages
246
Binding
Perfect Bound
Interior Color
Black & White
Dimensions
A5 (5.83 x 8.27 in / 148 x 210 mm)

Ratings & Reviews